
Kisumuluzo Luganda 2027
Ekibiina kya Scripture Union kiwandiika obutabo (kaada) obulimu ebitundu bya Bayibuli ebisomebwa okumala omwaka. Ate era kiwandiika ekitabo kya Kisumuluzo ekinnyonyola ebitundu ebyo. Singa okozesa Kaada Oba Kisumuluzo, n'obifumiitirizaako bulungi, Ojja kuliisibwa ekigambo kya Katonda, ofune amaanyi okumuweereza era n'okuwereza abantu abalala
UGX 13,000, reduced from UGX 14,0007% off- Collect at the shop
- Plot 4 Colville Street, Kampala. No delivery charge.
- Delivery
- UGX 8,000 within Kampala, Wakiso, Mukono and Entebbe, free over UGX 100,000. Elsewhere the courier quotes the price.
About this book
SCRIPTURE UNION UGANDA Ekibiina kya Scripture Union kiwandiika obutabo (kaada) obulimu ebitundu bya Bayibuli ebisomebwa okumala omwaka. Ate era kiwandiika ekitabo kya Kisumuluzo ekinnyonyola ebitundu ebyo. Singa okozesa Kaada Oba Kisumuluzo, n'obifumiitirizaako bulungi, Ojja kuliisibwa ekigambo kya Katonda, ofune amaanyi okumuweereza era n'okuwereza abantu abalala. Ekirala aba Scripture Union kye bakola kwe kubuulira enjiri mu masomero, n'okuyamba obubiina bwa'abayizi obukung'aana buli wiiki (Ssabbiiti) okuyiga Bayibuli. Ate batunda ebitabo ebiwandiikiddwa mu lungereza ebiyamba Abakristaayo aba buli ngeri, abakulu n'abato. Bw'obaako n'ekirala ky'oyagala okutegeera ku kubiina kino bakyalire Oba kozesa emu ku adureesi ezo wansi okusinziira ekifo mw'ova.
More like this
Kisumuluzo Luganda 2027
UGX 13,000, reduced from UGX 14,0007% off

